POLIISI MU KAMPALA EKUTTE BANAKISINDE KYA PEOPLE POWER ABABADDE BAMBADDE OBUKOFIIRA OBUMYUFU


October 03, 2019 - 71 views

 

Poliisi mu Kampala ekutte abavubuka b'ekisinde kya People Power ababadde bambadde obukofiira obumyuufu mu lukungaana lwa bannamawulire.

Mu lukkunngana luno abakulira ekisinde kya people power mu bitundu by’omukampala n’emirirwano ababadde bambadde obukoofira obumyufu, bategeezeza nti sibaakulemesebwa kubwambala, kubanga keekabonero akalaga obutali bumattivu bwabwe ku bintu bingi naddala engeri gavumenti eri mu buyinza gyekwatamu ensonga eziruma abantu.

 

Comments(0)

Log in to comment